
Dr. Kiyemba akulira eddwaaliro ly'e Rakai afudde obulwadde bwa Covid 19.
Kitalo! Abadde Akulira eddwaaliro lya Gavumenti ekkulu e Rakai erya Rakai Hospital Dr. Yasin Kiyemba afudde ekirwadde kya Covid-19.
Ono abadde ajjanjabirwa ddwaaliro ekkulu e Mulago gyabadde amaze mu kifo webajjanjabira abalwadde ba Corona.