TOP
  • Home
  • News
  • Nnannyini wa bbaasi za Teso Coach afudde Corona

Nnannyini wa bbaasi za Teso Coach afudde Corona

Added 12th November 2020

Etilu

Etilu

NNANNYINI kkampuni ya bbaasi eya Teso Coach, Faustine Etilu 59, afudde ekirwadde kya Corona. Yafiiridde mu ddwaaliro e Mulago.

Jovan Odikor muto w'omugenzi yategeezezza nti omugenzi yatwaliddwa mu ddwaaliro e Soroti ng'embeera mbi kyokka nga tebalina kyuma kiyamba ku kussa kwe kumwongerayo e Mulago okufuna obujjanjabi gye yafiiridde.

Omugenzi abadde munnaNRM nga mu kalulu ka 2016 yassaawo ezimu ku bbaasi ze okunoonyeza Pulezidenti Museveni akalulu. Alese ebyobugagga bingi omuli amayumba n'ettaka mu Soroti, kkampuni y'ebyentambula endala eya Amuria Transporters ng'erimu kamunye ne loole.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...