TOP
  • Home
  • News
  • Miranga! Eyaliko pulezidenti wa Ghana Corona amututte

Miranga! Eyaliko pulezidenti wa Ghana Corona amututte

Added 12th November 2020

Jelly Rawlings

Jelly Rawlings

Jerry Rawlings Eyaliko pulezidenti wa Ghana okuva mu 1981 to 2001afudde obulwadde bwa Covid 19.

Rawlings afudde ku makya g'olwaleero okusinziira ku mukutu gw'amawulire ogwa BBC.

Jerry Rawlings John eyamanyibwa ennyo nga J.J.Rawlings dem yazaalibwa nga June 22 1947 era wafiiridde ng'aweza emyaka 73.

Ono abadde ajjanjabibwa mu ddwaaliro lya Korle Bu Teaching Hospital, okusinziira ku tori.

Rawlings afudde ebula mbale okulonda kwa pulezidenti mu ggwanga lino kubeewo . Okulonda kwakutandika nga December 7, 2020. 

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...