TOP
  • Home
  • News
  • Museveni tumwongere akalulu- Aba NRM e Moyo

Museveni tumwongere akalulu- Aba NRM e Moyo

Added 14th November 2020

Aba NRM nga bazina e Moyo.

Aba NRM nga bazina e Moyo.

Banna NRM mu distulikiti y'e Moyo  kabuze kata ebiwato bibakutuke bwe bazinye amazina agabuli kika nga balaga obuwagizi eri pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Bano basabye abantu bonna okuwa Museveni akalulu kubanga akyali mbooko.

Nrm

Nrm 2

Nrm 1

Museveni asuubirwa essaawa yonna okutuuka Ku stadium ya  Kikirinnya e Moyo ewategekedwa omukolo kwagenda okusisinkanira banna NRM ab'olubatu mu kaweefube gw'aliko ow'okutalaaga eggwanga lyonna ng'anoonya akalulu.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...