TOP
  • Home
  • News
  • Minisita akakasizza ng'omubaka Watongola bw'afudde Corona

Minisita akakasizza ng'omubaka Watongola bw'afudde Corona

Added 14th November 2020

Minisita Kaducu ng'ayogera e Moyo.

Minisita Kaducu ng'ayogera e Moyo.

Minista omubeezi avunaanyizibwa ku by'obujjanjabi ebisookerwako , Dr. Joyce Moriku Kaducu akakasiza nga omubaka  owa munisipaali y'e Kamuli Hajati Rehema Watongola bw'afudde ekirwadde kya Covid 19.

Kaducu agambye nti omugenzi ennaku eziyise abadde yaweebwa ekitanda mu ddwaaliro e Mulago  awajjanjabirwa abayi  (ICU)  gy'abadde alwanaganira n'ekimbe kino era ng' olwaleero lwasizza omukka ogwenkomerero.

Omugenzi Watongola Ng'anoonya Akalulu

Kaducu ayongedde okulabula  Bannayuganda naddala bannabyabufuzi abeefude bannampulirazibi ku kirwadde kya corona nga balemedde kukuba enkungaana ezeetabwamu abantu abangi nti boolekedde okusaasaanya ekirwadde kino .

Kigambibwa nti omugenzi Watongola yafiirwa mwannyina wiiki ewedde era eby'okuziika tebyagoberera mateeka g'ebyobulamu ku bantu ababa bafudde obulwadde bwa Covid.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...