TOP
  • Home
  • News
  • Kitalo! Mukyala wa Tamale and Sons afudde Corona

Kitalo! Mukyala wa Tamale and Sons afudde Corona

Added 18th November 2020

Omugenzi Zaitun Tamale

Omugenzi Zaitun Tamale

Kitalo! Muk'omusuubuzi amanyiddwa nga Tamale and Sons afudde!

Zaitun Tamale mukyala wa Paul Tamale y'afudde obulwadde bwa Covid 19.Tamale and sons amanyiddwa ennyo okutunda ebikozesebwa mu nju era  balina amatabi e Mukono, Nateete, ku lw'e Ntebe.

Kigambibwa nti wiiki bbiri emabega, Zaitun yatwalibwa e Mulago ng'atawaanyizibwa ekirwadde kya Covid 19 ekimusse.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...