TOP
  • Home
  • News
  • Beekubye ne bazirika mu kuziika ssentebe

Beekubye ne bazirika mu kuziika ssentebe

Added 19th November 2020

Okuziika ssentebe w'e Bulenga - Kikaaya kugweredde mu kulwana.

Okuziika ssentebe w'e Bulenga - Kikaaya kugweredde mu kulwana.

Okuziika Ssentebe wa Bulenga- Kikaaya, Armstrong Eddward Musisi Matovu kuggweeredde mu bikonde.

Abalwanye ye Davis Ahimbisibwe  difensi ku kakiiko ka Bulenga-Kikaaya n'omuvubuka omutuuze w'e Kikandwa atategeerekese mannya ge wabula nga bombi baddusiddwa mu ddwaaliro nga bazirise.

Musisi Armsrong Afudde

Bano Nga Balwana.

Bamututte Atonnya Musaayi.

Ono Nga Bamukubye Azirise.

Sarah Birungi ategeezezza nti bano okuyombagana batandikidde mu kukaayana ku ani agenda okuteeka omugenzi mu ntaana engeri gye yafudde obulwadde bwa Covid 19. Oluyombo lutandise mpola ne beekuba ebitiiyo okukakkana nga beegudde mu malaka wabula omu bw'a zirise owookubiri abavubuka ne bamuyikira ne bamukuba okutuusa naye bw'azirise.

Wabula bbo abantu beeyiye mu kuziika  Armstrong Musisi Matovu e Kikandwa eyafudde ekirwadde Kya Covid 19.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....