TOP
  • Home
  • News
  • Kitalo! Fr. Joseph Lumanyika afudde

Kitalo! Fr. Joseph Lumanyika afudde

Added 21st November 2020

Omugenzi Fr. Joseph Lumanyika

Omugenzi Fr. Joseph Lumanyika

Kitalo! Fr. Joseph Lumanyika afudde. Rev. Fr. Joseph Lumanyika eyali akola ku nsonga z'abavubuka mu Ssaza ly'e Kampala afudde.

Mu kiseera kino Fr. Lumanyika abadde akola ku nsonga z'abvuvuba ku ssomero lya St. Augustine's Wakiso College.

Cansala w"essaza ly'e Kampala Fr. Pius Male akakasizza okufa kwa Fr. Lumanyika eggulo ku Lwokutaano.

Fr. Pius Male akikiiridde Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga agambye nti wategekeddwaako okusaba ku Mmande November 23 mu Lutikko e Lubaga ku  8:00 ezoolweggulo era oluvannyuma aziikibwe e Lubaga.

Omu ku bavubuka abaakolako naye mu myaka 90s ne 2000 Cissy Kagimu yategeezezza nti baafiiriddwa nnyo Fr. Lumanyika eyakola omulimu ogw'ettendo okukunga abavubuka okwettanira ebyemizannyo okubayigiriza okuyamba abatalina n'ebirala bingi. 


  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...