TOP
  • Home
  • News
  • Omusawo wekinnansi ne bba banyumisizza kampeyini za Mbidde

Omusawo wekinnansi ne bba banyumisizza kampeyini za Mbidde

Added 26th November 2020

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu kampeyini z'omubaka wa Paalamenti ya East Africa Fred Dennis Mukasa Mbidde. 

Mbidde y'akwatidde DP bbendera mu kuvuganya ku kifo ky'omubaka Paalamenti owa divizoni ya Nyendo-Mukungwe mu Masaka City.

Omusawo Mbidde Nga Yeemoola N'omuvubuka

Mbidde Ng'ali Mu Bawagizi Be

Omuzinyi Ng'asanyusa Abawagizi Ba Mbidde

Mbidde' Ng'abonga' Ku Bawagizi Be

Nabakooza obusolo  abwekoledde mu lukungaana lwa Mbidde lw'akubye mu kabuga ke Mpugwe ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kampala mw'asabidde abalonzi bamusindike mu Paalamenti abasakireyo ebinaabakulaakulanya. 

 Bakira Nabakooza azina amazina ag'okwefunuggula n'abasajja ng'eno bw'ayiwayo entabaaza bakadde n'assa ababaddewo enseko. 

 Abatuuze be bategeezezza Bukedde nti Nabakooza musawo wa kinnansi naye ng'akabisi kamucamula n'ayitawo. 

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amaka ga Bisaka agali ku kyalo Kapyemi.

Obugagga bwa Bisaka buwunii...

OBUGAGGA Bisaka bw'alese obuli mu buwumbi buwuniikirizza abantu abagamba nti, tabadde na mulimu mutongole gw'aggyamu...

Abantu nga baaniriza Pulezidenti e Busega.

Abawagizi ba pulezidenti Mu...

Abawagizi ba pulezidenti Museveni wano mu Kampala bakwatiridde ku makubo okuva e Busega okumwaniriza nga bamukulisa...

Honarebo Ssegirinya ng'alumya abayaaye.

Ssegirinya wansuubiza okunf...

NKUBAKYEYO Goolixy Nalumansi eyali muninkini w'omubaka omulonde owa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya akiise ensingo....

Kansala Bitamiisi (ku kkono) abantu gwe baagambye nti muto.

Omwana asuuzizza maama eggaati

ABANTU bawuniikiridde bwe balabye omuwala abamu gwe baayisa omwana ng'awangudde obwakansala okukiikirira eggombolola...

Bakaluba Mukasa.

NUP ewangudde disitulikiti ...

EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kyeyongedde okweriisa enkuuli mu kulonda kwa bassentebe ba disitulikiti...