TOP
  • Home
  • News
  • Looya avuddeyo n'awagira Nabbi Omukazi okufuna obukadde 700 ku mmaali ya Yiga

Looya avuddeyo n'awagira Nabbi Omukazi okufuna obukadde 700 ku mmaali ya Yiga

Added 27th November 2020

Munnamateeka Nalukoola

Munnamateeka Nalukoola

Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola avuddeyo n'awagira Magie Kayima (Nabbi Omukazi) okusaba obukadde obusoba mu 700 ku mmaali ye gw'agamba nti yali bba omugenzi  Paasita Yiga.

Nalukoola agamba nti Nabbi Omukazi yakolera TV ya Yiga eya ABS akalango ke bakyakozesa naye teyafuna wadde ekikumi.

Ayongerako nti yakolera ne TV eno pulogulaamu kw'etambulira era nazo ssente bayinza okuzisaba. 

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....