TOP
  • Home
  • News
  • Enkuba egoyezza amaka agasoba mu 50 e Kasubi

Enkuba egoyezza amaka agasoba mu 50 e Kasubi

Added 28th November 2020

Agamu ku maka agatikkuddwaako obusolya.

Agamu ku maka agatikkuddwaako obusolya.

Abatuuze b' e Kasubi mu munisipaali y'e Lubaga mu  maka agasoba mu 50 basigadde bafumbya miyagi oluvannyuma lwa nnamutikwa w'enkuba efudembye mu kiro ekikeesezza olwaleero okuleka ng'amayumba gaabwe egatikkuddeko obusolya.

Omuzigiti Ogwatikkuddwaako Akasolya.

Ebintu Byonna Nga Byonoonese

Ennyumba Nga Baziwaniridde Na Mpagi.

Mu birala ebyonooneddwa mwe mubadde omuzikiti gw'e kitundu oguyitibwa Masigid Madinah nagwo yagutikkuddeko akasolya era ebintu bya bukadde ne byonooneka.

Ssentebe w'ekitundu kino Edward Bbossa asabye abasobola okuvaayo bayambe abantu bano.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bakaluba Mukasa.

NUP ewangudde disitulikiti ...

EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kyeyongedde okweriisa enkuuli mu kulonda kwa bassentebe ba disitulikiti...

Magogo (ku ddyo) ne Mbidde ku mukolo ogumu.

Magogo okusigala mu ntebe y...

PULEZIDENTI wa FUFA, Moses Magogo oluvannyuma lw'okuwangula akalulu k'omubaka wa Palamenti (Budiope East), asaanye...

Abazannyi ba Rugby Cranes, nga beeriga ne ttiimu ya Zimbabwe e Lugogo.

Aba rugby beesika emiwula l...

Bya SILVANO KIBUUKA Rugby Cranes etandise kaweeefube w'okulaba nga Uganda evuganya mu mizannyo gya Olympics omulundi...

Omuddo gwa Kafumbe nga bwe gufaanana.

Omuddo gwa kafumbe gugoba o...

ABAANA bwe bagenda bakula ne baweza emyaka nga 13 bafuna olusu abangi lwe bamanyi nga kaabuvubuka. Omwana ne bw'aba...

Omusumba Kisitu.

Omusumba w'Abasodookisi any...

Mu bantu abatenda ssennyiga omukambwe mwe muli Omusumba w'Abasodookisi Silvestros Kisitu atwala kitundu ky'e Gulu...