
Akatale k'e Tororo akawemmense obukadde 28.
Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market .
Akatale kano kazimbidwa nga ka mutindo gwa waggulu nnyo era kaakukolebwamu abasuubuzi abasoba mu 2000 era kabalirwamu obuwumbi 28.