TOP
  • Home
  • News
  • Katikkiro asiimye Wessaali okuwasa

Katikkiro asiimye Wessaali okuwasa

Added 3rd December 2020

Abagole nga bali ne Katikkiro wa Buganda, Charles Mayiga.

Abagole nga bali ne Katikkiro wa Buganda, Charles Mayiga.

KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti Obwakabaka bussa nnyo ekitiibwa mu bufumbo ng'eno y'emu ku nsonga emubeeza ku mikolo bwegiti kubanga buli muntu afuna  obufumbo,kyakwanguyiza Buganda okudda ku ntikko amangu. 

Yeebazizza Mw. Semei Wessaali olw'okuwasa   era n'asaba abafumbo bano nti "Obufumbo bujja kubeera ekyo kye banaayagala bufuuke.

Katikkiro Ng'abuuza Ku Bagole.

Abagole Ne Katikkiro, Munnakatemba Ssenkubuge Siasa Ne Muganda Wa Wessaali, Timothy Muwonge.

Abagole Nga Bayita Mu Kiyitirirwa Kya Bukedde.

Aba Bukedde Nga Bakulembeddwa Mw. Geoffrey Kulubya Omukungaanya W'olupapula Lwa Bukedde.

Abakozi Ba Bukedde Ssemmanda, Kuteesa Ne Bbosa Abaawerekedde.

Bp. Samuel Kajoba Owa Central Buganda Eyagasse Abagole.

Wessaali  Ne Besitimaani We Frank Walusimbi Asoma Amawulire Ku Ntv

Wessaali y'emumyuka w'omukungaanya w'amawulire ga Bukedde olupapula era y'akungaanyako n'Agataliiko Nfuufu ku Bukedde TV. 

Omukolo guno ogubadde ku kkanisa ya Kireka SDA CHURCH mu Ssabaddu Kira, Wakiso mu Kyadondo gwetabiddwako ebikonge bingi.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...