TOP
  • Home
  • News
  • Akabenje katuze 4 e Mbarara. Bbaasi etomedde kabangali

Akabenje katuze 4 e Mbarara. Bbaasi etomedde kabangali

Added 3rd December 2020

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Abantu bana be bakakasiddwa okufiira mu kabenje akawungeezi kw'olwaleero ku kabuga k'e Rugando mu luguudo lwa Mbarara-Ntungamo .

Okusinziira ku Samsn Kasasira, omwogezi wa poliisi mu bitundu bya, the Rwizi, akabenje kano kakoleddwa bbaasi eya kyenvu ekika kya Isuzu ng'eriiko nnamba UBG 789J ne  kabangali ekika kya Nissan Datsun nnamba UAE 997H.

Kasasira ategeezezza nti ababadde mu kabangali ey'ekika kya Nissan bonna bafudde. Kuno kubaddewo abaana babiri ne ddereeva ategeerekese nga Joseph Gumisiriza.

Agasseeko nti emirambo gitwaliddwa mu ggwanika ly'eddwaaliro ly'e Mbarara ate emmotoka ne zitwalibwa mu kifo awakebererwa ebidduka e Mbarara.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga ng'alonda e Lweza.

Katikkiro Mayiga annyonnyod...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga agambye nti ennonda abantu ba Buganda gye baalonzeemu mu kalulu k'Obwapulezidenti...

William Musisi addukidde mu kkooti.

Owa NUP e Nakaseke bamukees...

MUNNAKIBIINA kya NUP Wiliam Musisi addukidde mu kkooti okusazaamu obuwanguzi bwa munnakibiina kya NRM, Koomu Ignatius...

Biden ng’alayira ate mukyala we Jil y’akutte Babiyibuli ewezezza emyaka 127.

Okulayiza Pulezidenti wa Am...

PULEZIDENTI Joe Biden alayidde n'aggyawo amateeka mangi abadde Pulezidenti, Donald Trump ge yateekawo mu myaka...

Engeri Judith gye yatengula...

Lwe baasisinkana mu wooteeri Judith olumu yapangisa ekisenge mu wooteeri emu e Mbarara ku mwaliiro gwe gumu...

Emisanvu abaserikale gye baatadde mu kkubo erigenda ewa Kyagulanyi ali mu katono.

Poliisi erabudde ababaka ba...

POLIISI erabudde ababaka b'ekibiina kya NUP abakoze enteekateeka okutwalira mukama waabwe Robert Kyagulanyi Ssentamu...