TOP
  • Home
  • News
  • Okunoonyereza kulaze abaagala obubaka mu Kampala bwe bayimiridde

Okunoonyereza kulaze abaagala obubaka mu Kampala bwe bayimiridde

Added 28th December 2020

Ababaka ba palamenti nga bwe bayimiridde.

Ababaka ba palamenti nga bwe bayimiridde.

KAMPALA alimu Munisipaali ttaano era mu bitundu bino okunoonyereza kwatuuseeyo ne tuzuula endowooza z'abantu ku mubaka ki gwe bandibadde baagala okubakiikirira.

Nakawa West: Bagamba nti Joel Ssenyonyi owa NUP alina 58 ku 100, addirirwa Kenneth Paul Kakande alina 28 ku 100, Margaret Nantongo Zziwa NRM alina 6 ku 100, Wilberforce Kyambadde 4 ku 100 ne Fredrick Ruhindi alina 4 ku 100.

Nakawa East: Ronald Balimwezo Nsubuga NUP akulembedde alina 58 ku 100, addirirwa John Mbadhwe alina 35 ku 100 ne Micheal Kabaziguruka owa FDC alina 8 ku 100.
Makindye West: Allan Ssewannyana NUP alina 73 ku 100, Charles Lubega alina 27 ku 100.

Ababaka Ba Palamenti Abakulembedde Kampala

                                         Babaka

Makindye East: Basibaganye, akulembedde Elijah Owobusingye alina 39 ku 100, Ibrahim Kasozi addako alina 37 ku 100, Micheal Mabikke Ssenninde alina 13 ku 100 ne Umar Nangoli alina 11 ku 100.

Lubaga North: Abubakar Kawalya owa NUP alina 65 ku 100, Beti Kamya Tulyomwe owa NRM alina 19 ku 100 ne Moses Kasibante alina 16 ku 100.

Kawempe South: Bashir Kazibwe Mbaziira alina 68 ku 100, Mubarack Munyagwa Sserunga alina 32 ku 100.

Kampala Central: Fred Nyanzi Ssentamu alina 51 ku 100, Muhammad Nsereko alina 49 ku 100.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?