TOP
  • Home
  • News
  • Okukola ebibikka ku mitto gya bodaboda kulimu ssente

Okukola ebibikka ku mitto gya bodaboda kulimu ssente

Added 6th January 2021

Omusajja ng’alaga emitto gy’atunda.

Omusajja ng’alaga emitto gy’atunda.

NGA ppikippiki, naddala ezo ezikola omulimu gwa bodaboda, zeeyongera obungi buli lukya, abo bonna abalina kye bakola ekizeekuusaako omuli abazikanika, abazikola ssaaviisi, okuzisiba yingini n'ebirala bafuna ssente.

Okutunga amaliba agabikka ku mitto gya bodaboda okugitangira okwonooneka amangu ssaako n'okwongera okugirabisa obulungi kwongedde okubbulula abo abagikola.

Bakikola batya?
Buli mmita ya ddiba bagigula ku 12,000/- ate ng'omutto omulamba gumalawo ebitundu bisatu ku bina ebya mmita (3/4).

Wabula okufunamu ekiwera ogula amaliba mu bungi ate mu langi ez'enjawulo nga mu kutunga ebisabika ogenda ozitobeka okusobola okugirabisa obulungi.

Ebisabika bino ku matundiro ag'enjawulo biri wakati wa 25,000/- ne 30,00/- buli kimu nga bw'oggyaako 12,000/- oba obutawera n'oggyako ez'okutunga ne wuzi osigala okola amagoba.

Binyonnyoddwa Patsom Magezi ali mu mulimu guno e Katwe.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...