TOP
  • Home
  • News
  • Twagala abasajja abalina ennyonta ya laavu

Twagala abasajja abalina ennyonta ya laavu

Added 13th January 2021

Hanifah

Hanifah

NJAGALA ANAASOBOLA OKUNDABIRIRA (Ali mu kifaananyi )

Nze Hasifa Mutite 19, mbeera Manja mu ggombola ye Nsangi naye nga nzaalibwa Mbale.
Nazaalako era ndi mulimi. Noonya mwami asobola okundabirira n'abaana bange,mamanyi omukwano ng'ali wakati w'emyaka 35 - 40. Anaasobola okwekebeza omusaayi n'okugenda mu bazadde nkubira ku, 0708332404.

Nze Maria, nnina emyaka 31. Ndi mukyala mukonzi. Nnoonya omwami ow'emyaka 38 n'okudda waggulu. Njagala ng'akola, alina ewuwe ate ng'ali ku ddagala. Kuba 070723621.

Nze Sarah, nnoonya omwami ali ssiriyaasi ng'ate mulwadde. Kuba 0755438764.

Nze Ann, mbeera Masaka. Nnoonya omwami ali ssiriyaasi mu by'omukwano n'okubeera nange nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Ali wakati w'emyaka 24-60. Kuba 0750872841.

Nze Peace,26, ow'e Ntebe - Kitooro. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 26-60 ng'ali ssiriyaasi ate nga mwetegefu okugenda ku musaayi olwo mmulage omukwano. Kuba 0709332876.

Nze Vickie Namaganda mbeera Nateete neddira Nte. Nnina emyaka 28. Nneetaaga omwami ali wakati w'emyaka 30-50 omwetegefu okukyala mu bakadde bange ate nga wa buvunaanyizibwa. Anaasobola okunfunira eky'okukola kuba 0752261934.

Nze Bettina, mbeera Bisanje. Nnoonya omwami ng'ali wakati w'emyaka 40-50, ng'atya Katonda. Njagala nga si mufumbo era sifa ku ggwanga na ddiini. Okwekebeza omusaayi tteeka. Ali ssiriyaasi kuba 0703586264.

Nze Irene, mbeera Buikwe. Nnina emyaka 23 n'omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 25-30 ng'akola kuba nange nkola nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0750818503.

Nze Viola 34, nneddira Musu, mbeera Wobulenzi. Ndi munene, muddugavu. Nnoonya
omwami omukkakkamu ali wakati w'emyaka 38-60. Asiimye kuba 0781559878.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...