TOP
  • Home
  • News
  • Maama Kisanja yawangudde ekyabakadde e Luweero

Maama Kisanja yawangudde ekyabakadde e Luweero

Added 18th January 2021

Maama Kisanja (wakati) ne banne.

Maama Kisanja (wakati) ne banne.

OKULONDA omukadde agenda okukiikirira abakadde mu lukiiko lw'eggwanga olukulu kuwedde e Luweero era nga Maama Kisanja yawangudde.

Okulonda kuno kubadde ku Luweero Guest House nga ewatali wadde kusika muguwa.

Abalondeddwa kuliko; Isreal Mayengo 81 ng' afunye akalulu 1, Captain Francis Babu 72 afunye obululu 3, Claudia Naluyima Keenya 73, afunye obululu 8, Harimah Namakula 61 afunye obululu 9 nga wano Peninah Busigye Kalenge 77 amanyiddwa nga Maama Kisanja yawangudde n'obululu 113. Ono alangiriddwa akulira eby'okulonda mu disitulikiti ye Luweero Eid Kahawa.

Namakula Ne Munne.

Ow'akakiiko K'ebyokulonda Ng'abala Obululu.

Maama Kisanja asuubizza okugatta abakadde ssaako okulwanirira abakadde abagobaganyizibwa ku ttaka wamu n'okulaba ng' ekibiina kya NRM kidda mu bantu.

Wabula ye Harimah Namakula takkirizza na bivudde mu kulonda n'ategeeza nga bw'agenda mu kkooti awakanye obuwanguzi bwa Maama Kisanja

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Kato nga bamwaniriza mu kigo ky’e Kamwokya.

"Musabire abakulembeze bamm...

KAABADDE kaseera ka ssanyu ate n’okunyolwa ku kigo ky’e Kamwokya, Abakristu bwe baabadde baaniriza Bwannamukulu...

Abakungubazi nga batunuulira ekifaanayi ky’omwana eyattiddwa.

Bawambye omwana ne bamutta

ABATEMU bawambye omwana ow’emyaka mukaaga ne bamutta mu bukambwe, omulambo ne bagwambulamu engoye. Rosemary Ngambeki...

Joseph Ssewungu (ku kkono) ne Latif Ssebaggala nga baliko bye babuuza minisita Jeje Odong (ku ddyo) ku lukalala lw’amannya g’abantu abatalabikako lwe yasomye mu Palamenti.

Ensonga z'ababaka 10 ezitan...

ABABAKA bawadde ensonga 10 lwaki tebamatidde lukalala olwayanjuddwa minisita w’ensonga z’omunda olulaga abantu...

Abaserikale nga batwala omulambo gw'omuwala.

Bagudde ku mulambo gw'omuwa...

ABATUUZE ku Kyalo Kakerenge mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso baguddemu ekyekango bwe bagudde...

Abatuuze nga baziika Ssali.

Amasasi ganyoose nga poliis...

Amasasi ganyoose nga poliisi y’e Wakiso egumbulula abatuuze abaaziikudde omulambo nga bagamba nti famire teyinza...