TOP
  • Home
  • News
  • Kitalo! Major Oliver Zizinga Afudde

Kitalo! Major Oliver Zizinga Afudde

Added 23rd January 2021

Maj. Oliver Zizinga

Maj. Oliver Zizinga

Omu ku balwanyi abaalwana mu lutalo lw'e Luweero olwanunula Uganda olwa National Resistance Army (NRA) Maj. Oliver Zizinga afudde. Kigambibwa nti afudde bulwadde bwa Covid 19.

Afudde leero ku makya mu ddwaaliro lya Medipal Hospital e Kololo, okusinziira ku mwogezi w'eggye lya  Uganda People's Defence Forces (UPDF ). Flavia Byekwaso.

Ku mukutu gwe ogwa  tweeter, Byekwaso agambye, "Tukungubagira wamu ne ffamire y'omulwanyi waffe owa NRA, Maj Oliver Zizinga eyafiiridde mu ddwaaliro lya Medipal Hospital Kololo ku ssaawa 4:00 ez'oku makya.

Olutalo lwe mwalwana okununula Uganda terwafa busa. Mukama akuwummuze mirembe," bwe  yawandiise.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

'cokoleti'

Omufumbi wa Kkwiini ayoged...

KKWIINI Elizabeth II ayagala kkeeki erimu ekirungo kya ‘chocolate' wabula okusinziira ku biragiro by'abasawo waakiri...

Fr. Anthony Musaala (ku ddyo) ng’abuuza ku Kiwanda ne Ying. Joseph Ssewava oluvannyuma lwa Mmisa mu Lutikko e Lubaga.

▶️ Mutusonyiwe bye twayog...

AMYUKA ssentebe wa NRM mu Buganda, Godfrey Kiwanda Ssuubi yeetondedde Eklezia olw'okusowagana okwaliwo mu kiseera...

Abamu ku batuuze nga bali mu maka g’omubaka Betty Nambooze (mu katono).

Ab'e Kigombya balabudde Gav...

ABATUUZE ku kyalo Kigombya mu disitulikiti y'e Mukono, bawadde gavumenti nsalessale ya myezi ena okutuuka mu mwezi...

Emmotoka ya Kyagulanyi (mu katono) empya.

Enkalu zeeyongedde ku mmoto...

EBY'EMMOTOKA ya Bobi Wine bijjulidde kkooti erina okuyisa ekiragiro ekiwaliriza nnannyini yo okugizzaayo mu kitongole...

Muzaata ne Bakazi be Kluthum ne Bugirita

Ekiraamo kya Muzaata kirees...

SHEIKH Umar Swidiq Ndawula asomye ekigambibwa okuba ekiraamo kya Sheikh Nuhu Muzaata ne kyongera okusajjula embeera...