TOP
  • Home
  • News
  • Laba essanyu ly'okuwangula obwassentebe bwa disitulikiti

Laba essanyu ly'okuwangula obwassentebe bwa disitulikiti

Added 23rd January 2021

Matia Lwanga Bwanika ng’akutte ebbaluwa emukakasa okuwangula obwassentebe bwa disitulikiti y’e Wakiso.

Matia Lwanga Bwanika ng’akutte ebbaluwa emukakasa okuwangula obwassentebe bwa disitulikiti y’e Wakiso.

ABAAWANGUDDE obwassentebe bwa disitulikiti ez'enjawulo baabadde mu kucacanca oluvannyuma lw'okulangirirwa. Tukuleetedde ebimu ku bifaananyi byabwe.

Abawagizi Ba Jimmy Kanabi (wakati) Nga Bamuyozaayoza Okuwangula Obwassentebe Bwa Disitulikiti Y'e Buikwe

Mariam Nakidde Poliisi Gw'erumiriza Nti Yeewamba Ng'agenda Okulangirirwa Ku Buwanguzi Bwa Kkansala W'e Namataba Nga Bamuwaniridde

Betty Nambooze Ng'ayisa Ekivvulu Ne Rev. Bakaluba Mukasa Eyawangudde Ekya Ssentebe W'e Mukono.

Ssentebe Wa Disitulikiti Y'e Mityana Omuggya Ng'ayogera Oluvannyuma Lw'okulangirira

Fred Kasirye Zzimula Eyawangudde Obwassentebe Bwa Disitulikiti Y'e Kassanda.

Micheal Muhereza Ntambi Eyawangudde Obwassentebe Bwa Disitulikiti Y'e Mubende

                               Ibrahim Kitatta Eyawangudde Ekya Ssentebe Wa Lwengo.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omubaka omulonde Kawalya

Omubaka omulonde owa Lubaga...

Omubaka omulonde owa wa Lubaga North mu palamenti, Abubaker Kawalya, obukulembeze bwe yabutandikira mu ssomero...

Tomusange

Omuzannyi akuba munne omupi...

AMATEEKA g'omupiira agaawandiikibwa gali 17, wabula wayinza okubaawo ekintu kyonna (ekisobyo oba nedda), ng'okutuuka...

Ssenga

Omusajja alina omukazi omul...

OMUSAJJA gwe njagala tanfaako simanyi oba alina omuwala omulala nkole ki? Mwana wange mu bikolwa by'omusajja...

Byarugaba

Bakutte 3 ku by'okutemula s...

POLIISI y'e Rukiga ekutte abantu basatu abagambibwa okwenyigira mu ttemu lya ssentebe w'ekyalo eyanenyezza abavubuka...

Kyagulanyi (ku ddyo), Rubongoya ne Nyanzi ku offiisi za NUP e Kamwokya eggulo.

Kiki kye kitegeeza Kyagulan...

Kiki kye kitegeeza Kyagulanyi okuggyayo omusango mu kkooti? Bannamateeka boogedde: Munnamateeka Male Mabirizi...