
Museveni- Museveni ng'ayogera eri ab'e Kayambwe Mpigi.
Pulezidenti Museveni yatuuse mu Kampala ku Lwokuna akawungeezi oluvannyuma lw'okulangirirwa ku buwanguzi. Abantu baasimbye ku kkubo okumwaniriza okuviira ddala e Rwakitura wuuyo ku luguudo lwa Masaka - Mbarara okutuuka mu Kampala
ku kibangirizi kya Ssemateeka.