TOP
  • Home
  • News
  • Basala bipiira ebigenda mu mmotoka ne bakola ssente

Basala bipiira ebigenda mu mmotoka ne bakola ssente

Added 27th January 2021

Ebipiira ebyogerwako.

Ebipiira ebyogerwako.

WADDE bagamba nti "Awava munno tewadda munno" ebipiira ebikolebwa ku mmotoka zonna mu nkola ey'okuzitangira okukubagana, bwe bikaddiwa oyinza obutasobola kuzzaawo ebyo byennyini.

Mu mbeera eno Bannayuganda batutte ekiseera nga beetegereza kino ne bakisalira amagezi ng'ebipiira omuli ebiwanirira yingini (Engine Mounting) ebisitula emmotoka (spacers) ebyawula ebitanda bya mmotoka ennene ku ffuleemu zaazo, waggulu wa sseppulingi za shockabsorber ssaako n'ebigenda ku bitundu bya mmotoka ebirala eby'enjawulo birina omugaso.

Ebipiira bino ebyakazibwako eby' Abatooro nate bizingiramu n'ebiwempe ebirukibwa mu nkoba ezisaliddwa mu mipiira ebyaliirwa ku mmotoka z'ebyamaguzi emabega, ebisaanikira ku mafuta n'ebirala.

Ssente bazikola batya? Olw'okuba emipiira gino omuli n'egya tulakita giba mikadde egimu giba gya bwereere ate emirala basasulayo ssente ntono nga 50,000/-.

Ebipiira ebisalibwa biva ku bya 500/- okutuuka ku 10,000/- n'okusingawo nga mu mipiira ogumu ogwa tulakita guyinza okuvàamu ebipiira bya 200,000/- n'okusingawo.

Binyonnyoddwa Joseph Musinguzi ng'ali mu mulimu guno ewa Kisekka mu Kampala.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

'cokoleti'

Omufumbi wa Kkwiini ayoged...

KKWIINI Elizabeth II ayagala kkeeki erimu ekirungo kya ‘chocolate' wabula okusinziira ku biragiro by'abasawo waakiri...

Fr. Anthony Musaala (ku ddyo) ng’abuuza ku Kiwanda ne Ying. Joseph Ssewava oluvannyuma lwa Mmisa mu Lutikko e Lubaga.

▶️ Mutusonyiwe bye twayog...

AMYUKA ssentebe wa NRM mu Buganda, Godfrey Kiwanda Ssuubi yeetondedde Eklezia olw'okusowagana okwaliwo mu kiseera...

Abamu ku batuuze nga bali mu maka g’omubaka Betty Nambooze (mu katono).

Ab'e Kigombya balabudde Gav...

ABATUUZE ku kyalo Kigombya mu disitulikiti y'e Mukono, bawadde gavumenti nsalessale ya myezi ena okutuuka mu mwezi...

Emmotoka ya Kyagulanyi (mu katono) empya.

Enkalu zeeyongedde ku mmoto...

EBY'EMMOTOKA ya Bobi Wine bijjulidde kkooti erina okuyisa ekiragiro ekiwaliriza nnannyini yo okugizzaayo mu kitongole...

Muzaata ne Bakazi be Kluthum ne Bugirita

Ekiraamo kya Muzaata kirees...

SHEIKH Umar Swidiq Ndawula asomye ekigambibwa okuba ekiraamo kya Sheikh Nuhu Muzaata ne kyongera okusajjula embeera...