TOP
  • Home
  • News
  • RDC w'e Kalungu alagidde ku bivvulu bya Valentayini

RDC w'e Kalungu alagidde ku bivvulu bya Valentayini

Added 11th February 2021

Pastor Caleb Tukaikiriza ng'ayogera eri bammemba b’akakiiko akalwanyisa COVID 19 mu Kalungu.

Pastor Caleb Tukaikiriza ng'ayogera eri bammemba b’akakiiko akalwanyisa COVID 19 mu Kalungu.

RDC wa Kalungu, Pastor Caleb Tukaikiriza (mu katono) asabye abatuuze obutaddiriza kwekuuma corona kuba akyattira ddala.

Abawabudde obutawubisibwa byogerwa nti aweddewo gattako eky'eddagala erikigema
eryalagiriziddwa Gavumenti n'abagamba nti kirungi okusigala ng'oli mulamu.

Bino yabitegeezezza bammemba b'akakiiko akalwanyisa COVID 19 mu Kalungu, RDC
Tukaikiriza k'akulira ku kitebe kya disitulikiti e Kasabbaale.

Yasabye abanaajaguza olwa Valentayini okulujaguza n'ab'omu maka gaabwe
kuba ebivvulu tebinnagyibwako nvumbo n'alagira Poliisi okukwata abannawalaza empaka.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Metropolitan Jonah Lwanga ( ku ddyo) ng’ayanjulira abakkiriza Dikoni Cornelius Gulere.

Mwongere amaanyi mu kulyowa...

SSAABASUMBA w’Eklisia y’Abasodokisi, Metropolitan Jonah Lwanga asabye Bakabona okwongera amaanyi mu kulyowa emyoyo...

Migadde eyabbiddwa ng’aliko by’annyonnyola poliisi.

Ababbi banyaze amaduuka e K...

ABANTU abatannategeerekeka balumbye abatuuze b’e Kisozi e Buddo mu Town Council y’e Kyengera ne banyaga bya bukadde....

Abby Walusimbi ng'akwasibwa engule ya Pulezidenti Museveni eggulo.

Museveni bamuwadde engule ...

BANNAMAKOLERO okuva mu mawanga ga Afrika ababeera mu Amerika bawadde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni engule....

Abooluganda n'emikwano nga bali mu lukiiko mu maka g'omugenzi Kasango.

Nnamwandu asinzizza amaanyi...

Ffamire ya Bob Kasango, eyafiiridde mu kkomera e Luzira, baatuuzizza enkiiko eziwerako nga balemeddwa okukkaanya...

'cokoleti'

Omufumbi wa Kkwiini ayoged...

KKWIINI Elizabeth II ayagala kkeeki erimu ekirungo kya ‘chocolate' wabula okusinziira ku biragiro by'abasawo waakiri...