TOP
  • Home
  • News
  • Abasiraamu bagabanye eza Zakat

Abasiraamu bagabanye eza Zakat

Added 23rd February 2021

Sheikh Kakande (ku kkono) ng’akwasa Baimaamu eggaali ze baabagulidde.

Sheikh Kakande (ku kkono) ng’akwasa Baimaamu eggaali ze baabagulidde.

ABASIRAAMU mu ttwale lya Kangulumira - Nazigo mu disitulikiti y'e Kayunga bagabanye ssente 21,910,000/- ze baakunganya mu Zakat omwaka 2020.

Supreme Khadi wa Greater Mukono Sheikh Abdunoor Kakande yasinzidde wano n'asaba abantu okugatta eddoboozi bavumirire ebikolwa eby'okutyoboola eddembe ly'obuntu ebigenda mu maaso mu ggwanga.

Yasiimye ab'ettwale lya Kangulumira-Nazigo olw'okutoola Zakat. Akulira ettwale, Sheikh Ausi Nkugwa yagambye nti ezimu zaaguliddwaamu eggaali ne ziweebwa Baimaamu, seminti n'amabaati ne biweebwa ab'amasomero agasomesa eddiini y'Obusiraamu, endala ne bazigabira abalina obwetaavu.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...