TOP
  • Home
  • News
  • Bakutte 3 ku by'okutemula ssentebe

Bakutte 3 ku by'okutemula ssentebe

Added 23rd February 2021

Byarugaba

Byarugaba

POLIISI y'e Rukiga ekutte abantu basatu abagambibwa okwenyigira mu ttemu lya ssentebe w'ekyalo eyanenyezza abavubuka okuzannya zzaala.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kigezi, Elly Mate yagambye nti, be baakutte
bakyanoonyerezebwako era amannya gaabwe n'ebibakwatako bikyakuumibwa nga bya kyama.

Kigambibwa nti, bano n'abalala abatannakwatibwa be baatemyetemye Frank Byarugaba 62, ssentebe wa LC I ku kyalo Kagorogoro mu muluka gw'e Nyakasiru mu ggombolola
y'e Bukinda mu disitulikiti y'e Rukiga olw'okunenya ku bavubuka abaabadde bazannya zzaala.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...