TOP
  • Home
  • News
  • Abakyala b'e Gombe bafunye ente bafunye ente z'amawako 10

Abakyala b'e Gombe bafunye ente bafunye ente z'amawako 10

Added 28th February 2021

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e Gomba ente 10 mu kaweefube w'okulwanyisa obwavu mu maka.

Ente zino zaabakwasiddwa akulira bonna bagaggawale mu Gomba, Brig. Gen. Fenekansi Mugyenyi ne DRC wa Gomba, Steven Asiimwe ku mbuga y'essaza ly'e Gomba eyabalabudde obutetantala kuzitunda kubanga baakuzirondoola.

RDC Steven Asiimwe yategeezezza nti ente ezigabiddwa zonna za mawako era ziri mu mbeera nnungi n'asaba abakyala okuzirabirira obulungi.

Akulira abasawo b'ebisolo mu Gomba, Dr. Kaddu Nsubuga yasabye abakyala n'abalunzi mu Gomba okukozesa abasawo b'ebisolo okwewala okufi irwa ebisolo bino.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...