TOP
  • Home
  • News
  • Muwala w'omuyimbi Stabua Natoolo ayanjudde mu kitiibwa n'okujanjawaza

Muwala w'omuyimbi Stabua Natoolo ayanjudde mu kitiibwa n'okujanjawaza

Added 14th March 2021

Hanifah kwanjula -Hamudani ng'alaga Hasifah amapenzi.

Hanifah kwanjula -Hamudani ng'alaga Hasifah amapenzi.

Leka tujanjawaze ddaali... ebintu by'ensi binyuma... bwatyo bulijjo omuyimbi Stabua Natoolo bw'ayimba naye ku luno ye kennyini yabadde ajanjawaza olwa muwala we okubanjulira olulenzi lwe olwaleero.

Hamudani Ne Kabiite We Hanifah Ng'amwanjulira Bazadde Be Olwaleero.

Hanifah Ng'ajula Okufa Essanyu.

Hanifah Kwanjula  Omuyimbi Stabua A Natooolo Ng'ali Ne Bagandabe.

Hanifah Ng'ajanjawaza Ku Mukolo.

Hanifah  Kwanjula  Abaana B'awaka Nga Balaga Kye Balinawo.

Hanifah Kwanjula  Hamudani Ng'alaga Hanifah Amapenzi.

Hanifah Kwanjula  Omuyimbi Stabua Azaala Omugole Ng'awuubira Ku Bantu.

Loodi Meeya Lukwago Ng'ayogera Ku Mukolo.

Kazibwe Kapo Ng'ayimba Ku Mukolo.

Abamu Ku Baabaddewo.

Ekyalo Zanta- Ndejje mu Makindye Ssaabagabo kiwuumye nga Hanifah Nalugo, muwala w'omuyimbi, Stabua Natooro ayanjula kabiite we Hamudani Kamanzi okuva e Kooki.

Omukolo gwetabiddwaako ab'ebitiibwa okubadde; Supreme Mufti, Sheikh Siliman Kasule Ndirangwa, Loodi Meeya Erias Lukwago, abayimbi ab'enjawulo n'abantu abalala bangi.

Ebifaananyi byonn bya Martin Ndijjo.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...