TOP
  • Home
  • News
  • Ebiwoobe nga Munnamateeka Bob Kasango aziikibwa

Ebiwoobe nga Munnamateeka Bob Kasango aziikibwa

Added 28th March 2021

Nga batwala omulambo gwa Kasango okuguziika.

Nga batwala omulambo gwa Kasango okuguziika.

Gabadde maziga na biwoobe ng'abooluganda n'emikwano baziika omulambo gwa munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu kkomera e Luzira kyokka oluvannyuma omulambo gwe ne gulemera kungulu okumala omwezi mulamba nga ffamire ze zisika omuguwa ku kifo w'alina okuziikibwa.

Nnamwandu Nice Bitarabeho Kasango Ne Bamulekwa.

Nnamwandu Ng'akaabira Ku Ssanduuko Mu Kuziika.

Okuziika Kasango 4

Okuziika Kasango 1

Okuziika Kasango 2

Okuziika Kasango 3

Okuziika Kasango 6

Aziikiddwa  Tooro ku kyalo Gweeri ekisangibwa mu disitulikiti y'e Kabarole.

Kino kiddiridde okusalawo kw'omulamuzi wa kkooti y'amaka enkulu, Lydia Mugambe okusalawo omugenzi aziikibwe ku ludda lwa nnamwandu Nice Bitarabeho Kasango ekintu nnyina Rose Kabise n'abooluganda lwe kye bazze bawakanya nga bagamba nti omwana waabwe Mujapadhoola tabangako Mutooro.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...