TOP
  • Home
  • News
  • Avunaaniddwa lwa kusaba ssente 350,000/-

Avunaaniddwa lwa kusaba ssente 350,000/-

Added 1st April 2021

Kalinge

Kalinge

OMUKOZI mu minisitule y'ensonga z'omunda mu ggwanga asimbiddwa mu kkooti e Nakawa n'aggulwako omusango gw'okusaba ssente n'ekigendererwa ky'okubba n'asindikibwa ku limanda mu kkomera e Kigo.

Jesca Kalinge 32, omutuuze w'e Kira mu disitulikiti y'e Wakiso, akola mu kitongole ekivunaanyizibwa ku paasipooti yasimbiddwa mu kkooti e Nakawa.

Omuwaabi wa gavumenti Barbara Kyomugisha yategeezezza nti nga March 12, Kalinge ng'ali ku mulimu n'ekigendererwa ky'okubba, yasaba 350,000/- okuva ku Yona Mugoya. Omusango yagwegaanyi, omulamuzi Odwori n'amusindika ku limanda okutuusa nga April 8, 2021.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...