TOP
  • Home
  • News
  • Omulabirizi wa Central Busoga  akungubagidde abadde Ssaabasumba

Omulabirizi wa Central Busoga  akungubagidde abadde Ssaabasumba

Added 5th April 2021

Wakula ng' asembeza Abakrisitaayo mu kusaba.

Wakula ng' asembeza Abakrisitaayo mu kusaba.

OMULABIRIZI wa Central Busoga  akungubagidde abadde Ssaabasumba wa Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga eyafudde ekibwatukira.

Wakula ayogedde ku mugenzi ng' abadde omuvumu mu kulungamya eggwanga ng' ayogera ku bintu eby'enjawulo naddala ebinyigiriza bannansi nti naye abadde amuyigiddeko bingi.

Bino yabyogeredde mu kusaba kwa Paasika mu Kkanisa y'Obulabirizi eya All Saints Church ku kyalo CMS  e Iganga.

Ono era asabye abantu okujjumbira okugemebwa obulwadde bwa covid 19 bave mu kubuzibwabuzibwa nti eddagala lirina obulabe.

Asabye Abakristu okuduukirira abatalina ku lunaku luno bafune omukisa okuva eri Katonda.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...