TOP
  • Home
  • News
  • Omuwalabu asinga 'okwemulisa' ne ffamire ye ku mutimbagano ali mu Uganda

Omuwalabu asinga 'okwemulisa' ne ffamire ye ku mutimbagano ali mu Uganda

Added 7th April 2021

Khalid Al Amer nga yaakatuuka.

Khalid Al Amer nga yaakatuuka.

Munnansi wa Buwalabu Khalid Al Ameri ng' ono amanyidwa nnyo okukozesa emikutu gy'omutimbagano okulaga abantu by'akola mu makaage n'abaana be wamu ne mukyala we yatuuse mu ggwanga ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe .

Khalid yatuuse mu Uganda ku ssaawa 9:00 ez'olweggulo eggulo ng' awerekeddwaako mukyala we n'abaana era nga bano baakumala ennaku ssatu mu Uganda nga balambula ebifo eby'enjawuulo .

Khalid Al Amer Ng'ali Ne Mukyala We.

Amos Wekesa Okuva Mu Uganda Tourism Board Ng'ali Ne Khalid.

Ono waakutuukako mu makuumiro g'ebisolo okuli Queen Elizabeth e Kasese ne Bwindi .

Ekitongole ekyebyobulambuzi mu ggwanga ekimanyidwa nga Uganda Tourism Board  nga bakulembeddwaamu Claire Mugabi kitunzi agambye nti Khalid waakuleka ensimbi nnyingi nnyo mu ggwanga ebbanga lyanaamala ng' alambula ebifo eby'enjawulo mu ggwanga .

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...