TOP
  • Home
  • News
  • Abaagoyebwa omuzira ne kibuyaga balajanidde Gavt. ebadduukire

Abaagoyebwa omuzira ne kibuyaga balajanidde Gavt. ebadduukire

Added 8th April 2021

Ezimu ku nsuku  ezaayonoonebwa  kibuyaga n'omuzira  ogw'amaanyi  e Kashari.

Ezimu ku nsuku ezaayonoonebwa kibuyaga n'omuzira ogw'amaanyi e Kashari.

Abatuuze mu byalo musanvu abaakosebwa enkuba eyalimu omuzira ne kibuyaga okuva mu disitulikiti y'e Mbarara, balaajanidde gavumenti ebadduukirire kubanga ensuku zaabwe n'emmwaanyi bitandise okukala.

Ebitundu ebyasinga okukosebwa kuliko: Rubare, Kariro, Rwembirizi mu Kashari North, Kashari South ng'omuzira gwakuba endagala n'emmere.

Abatuuze bagamba nti abamu ku balimi baali baafuna ssente okuva mu bbanka ne SACCO nga kati amabanja gabali mu bulago ne basaba gavumenti okubataasa naddala mu kiseera kino eky'okuzzaayo abaana mu masomero.

Bagamba nti balina okunyolwa olw'abakulumbeze baabwe okuli n'ababaka obutabafaako nga ne bwe babakubira essimu tebazikwata.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...