TOP
  • Home
  • News
  • Museveni n'owa Tanzania batadde omukono ku ndagaano y' okuzimba emikutu gy'amafuta .

Museveni n'owa Tanzania batadde omukono ku ndagaano y' okuzimba emikutu gy'amafuta .

Added 11th April 2021

Abakulembeze b'amawanga okuli owa Uganda Yoweri Museveni ne Samia Suluhu Hassan owa Tanzania batadde omukono ku ndagaano y'okutandika okuzimba emikutu gy'amafuta .

Endagaano eno emanyiddwa nga East African 'Crude Oil pipeline deal' yaakumalawo obuwumbi 15 USD, era nga bano babadde mu maka g'obwapulezident e Ntebe .

Omukulembeze w'e Tanzania Samia Suluhu Hassan asinzidde wano n'agamba nti enteekakeeka eno yaakuyamba okuwa abantu okuva mu East Africa 10,000 emirimu,  ky'agambye nti kirungi nnyo eri enfuna y'abantu .

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...