TOP
  • Home
  • News
  • ''Ababuvuka mugondore amateeka g'abasawo ku siriimu''

''Ababuvuka mugondore amateeka g'abasawo ku siriimu''

Added 12th April 2021

Kityo eyakuliddemu enteekateeka y'ekyoto ng'ayogera.

Kityo eyakuliddemu enteekateeka y'ekyoto ng'ayogera.

OMWAMI wa Kabaka atwala eggombolola y'e Nsangi, Wasswa Mathias Kutanwa asabye abavubuka okuba abasaale mu kulwanyisa akawuka ka siriimu kibayambe okugasa eggwanga mu biseera ebijja.

Okwogera bino abadde Nsangi ku ggombolola bw'abadde akulembeddemu okukuma okyoto kya Kabaka nga guno gumu ku mikolo egikulembeddemu okujaguza amazaalibwa ga Kabaka ag'e 66.

Evans Kityo avunaanyizibwa ku byobulamu mu ggombolola ya Ssaabasajja ey'e Nsangi ye yakuliddemu enteekateeka eno.

Yasabye Bannayuganda okwekuuma ennyo akawuka ka siriimu nga bagoberera ebyo abasawo bye babagamba basobole okukendeeza ku kawuka kano akalabika nga kongedde okweriisa enkuuli naddala mu bavubuka.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...