TOP
  • Home
  • News
  • Ssentebe agobye abakulembeze be lwa kumutyoboola

Ssentebe agobye abakulembeze be lwa kumutyoboola

Added 12th April 2021

Ssentebe Sserunjogi ng'alaga olukalala oluliko abantu be yagobye.

Ssentebe Sserunjogi ng'alaga olukalala oluliko abantu be yagobye.

Ssentebe w'e Bujuuko agobye abakulembeze ku lukiiko lwe lwa kumutyoboola mu bantu.

Francis Sserunjogi ow'e Bujuuko- Kyebando mu Disitulikiti y'e Wakiso agobye omumyuka we Cate Kajjabwangu, owebyokwerinda, Ahmed Bembe n'owamawulire Hamisi Ssekamate n'abalagira obutadda mu offiisi ye kubanga ye yabalonda era alina obuyinza obubagoba.

Ono atulaze ku lukalala olwateekebwa munda mu offiisi ng' abamu yabasazaamu kubanga babadde bamuyisaamu amaaso,  tebamuwulira nga bw'akuba enkiiko tebajja ssaako n'okugaana abantu okwetaba mu lukiiko lwe ate nga bagezaako n'okwagala okumuggyamu obwesige ng'ate ye yalondebwa bantu.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...