TOP
  • Home
  • News
  • Ekikomera ky'omugagga kigwiiridde enju ne kitta omuwala

Ekikomera ky'omugagga kigwiiridde enju ne kitta omuwala

Added 13th April 2021

Nakimuli (ku kkono y'afudde) ate ku ddyo ng'ali ne mukwano gwe.

Nakimuli (ku kkono y'afudde) ate ku ddyo ng'ali ne mukwano gwe.

Ekikangabwa kigudde mu kyalo Kibwa e Nansana ekikomera ky'omugagga ategeerekese nga Hajji Ssemakula bwe kigwiiridde ennyumba ku ssaawa 9:00 ez'ekiro omwana omu n'afiirawo mbulaga ate basatu ne baddusibwa mu ddwaaliro nga biwalattaka.

Namwanje Azaala Nakimuli Ng'ayaziirana

Nantaba Ng'akaaba.

Ennyumba Eyakubiddwa Ekisenge  Nakimuli N'afiiramu.

Nakimuli Akubiddwa Ekisenge N'afa

Afudde ye Gift Daisy Nakimuli 14, asoma mu Motherland SSS e Nansana mu S1 ng'ono muwala wa Harriet Namwanje ne Godfrey Kafumbe Mukasa.

Abalala abasatu abalumiziddwa bawala ba Easter Nantaba kuliko; Damalie Kentunza asoma 18, Lyn Nakayagaba 10, ne Lina Namugwanya 6.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...