TOP

Omubaka Francis Zaake awera

Added 13th April 2021

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina by'ayiseemu okuwona olw'obuvune obwamutuusibwako abeebyokwerinda n'atuuka okutambulira ku miggo n'okwambala gaalubindi.

Yagambye nti ebikolwa bino byonna bizze bimukolebwako gavumenti okusobola okusala ku misinde kwatambulira n'okuluubirira enkyukaakyuka naye mu kiseera kino yawonye era n'awera nti we yakoma wagenda okutandikira kuba kati yeeyubudde era azze na nkuba mpya.

Bino yabyogeredde mu lukung'aana lwa bannamawulire e Kamwokya ku Lwokubiri.

Wano abakulembeze ba NUP we baatongolezza okuli ebifaananyi by'abannaabwe abali mu makomera okuli Eddie Mutwe, Nubian Li, Dan Magic n'abalala nga kuliko ebigambo ebibanja okuyimbulwa kwabwe nti tebalina musango baasibirwa bwereere.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...