TOP
  • Home
  • News
  • Eyakwatibwa n'ebyambalo by'amagye asibiddwa myaka 4

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'amagye asibiddwa myaka 4

Added 14th April 2021

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa kusangibwa n'ebyambalo by'amagye nga talina lukusa lumukkiriza kubeera nabyo.

John Mweyu 35, omutuuze w'e Kajjansi mu distulikiti y'e Wakiso y'asindikiddwa ku kkomera e Kitalya amaleyo emyaka ena n'emyezi munaana lwa kusangibwa n'ekyambalo ky'amagye, engatto n'empingu.

Omusango guno yaguzza nga 24 January omwaka guno e Kajjansi, era  yagukkiriza, kkooti kwe kumuwa ekibonerezo kino.

Wabula ssentebe  Gutti amugambye nti wa ddembe okujulira ku kibonerezo ekimuweereddwa mu nnaku 14 singa aba nga tamatidde na nsala ye.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...