TOP
  • Home
  • News
  • Afulumira mu kapiira alaajanye

Afulumira mu kapiira alaajanye

Added 15th April 2021

Nyombi ng'alaga olubuto mw'afulumira.

Nyombi ng'alaga olubuto mw'afulumira.

OMUVUBUKA ow'emyaka 32 alaajana oluvannyuma ly'okumulongoosa ekyenda n'atawona nga kati yeetaaga obukadde butaano okuddamu okulongoosebwa.

Nyombi Wilson 32, nga mutuuze w'e Kiboga yali mu bulumi obw'ekitalo oluvannyuma ly'okulongoosebwa ekyenda.

Ono ategeezezza nga bwe bamulongoosa omulundi ogwasooka nga yali amanyi nti awonye naye kyaddamu oluvannyuma ly'okugenda mu kaabuyonjo ekyenda ne kifuluma era bwe yagenda e Mulago ne bamusala olubuto ne bagezaako okukizzaayo.

Mu kaseera kano takyalina kyakukola kyokka nga tannalwala yali asogola mwenge okusobola okufuna ekyokulya nga kati ekyenda kyeyawula era kyetaaga okugatta era  afulumira mu lubuto.

Wano wasabidde abazirakisa okumuyamba ne ssente obukadde butaano asobole okulongoosebwa adde mu mbeera ze ng' abantu abalala.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...