TOP

Emigaso gy'amanda

Added 15th April 2021

Amanda

Amanda

Emigaso gy'amanda

Ng'oggyeeko okugafumbisa, amanda gazuuliddwaamu emigaso.

  • Gazigula olususu n'okugoba enkanyanya. Wano ogasekula n'ogattamu amazzi n'omubisi gw'enjuki, ne weesiga ku lususu. Birekeeko okumala eddakiika 15, oluvannyuma onaabe mu ffeesi n'amazzi agatukula.
  • Gazigula amannyo ne gafuuka meeru ate era gagoba olusu mu kamwa. Weemanyiize okugasenyesa, naddala bw'oba otera okunywa kaawa n'amajaani amaka, kubanga bigubya amannyo.
  • Gayamba ne ku lubuto olugulumba  kubanga gaggyamu ggaasi. Wano ogasekula n'otabula mu mazzi n'onywa.
  • Gayamba mu kuggya obutwa mu mubiri kubanga bw'oganywa galongoosa ekyenda ne gaggyamu obucaafu bwonna. Okukukolera obulungi, osobola okumansira mu mmere olufufugge lw'osekudde mu manda oba okulutabula mu mazzi n'onywa.
  • Amanda era gakola kinene mu kugoba ‘hangover'.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...