TOP
  • Home
  • News
  • Bakubye agambibwa okubba mu mmotoka ya Faaza mu kuziika Fr. Tamale

Bakubye agambibwa okubba mu mmotoka ya Faaza mu kuziika Fr. Tamale

Added 18th April 2021

Abakungubazi nga bakungaanye okulaba agambibwa okumenya emmotoka n'abba eyakubiddwa mu kuziika Fr. Tamale .

Abakungubazi nga bakungaanye okulaba agambibwa okumenya emmotoka n'abba eyakubiddwa mu kuziika Fr. Tamale .

ABAKUNGUBAZI batebuse omubbi agambibwa okulabiriza Bafaaza nga bali mu Mmisa eyawerekedde munnaabwe Fr. Joseph Tamale n'agenda ng'amenya mmotoka zaabwe nga bw'abbamu  ebintu ebyanguwa.
    Kigambibwa nti omusajja ono abadde n'ekibiinja ky'ababbi banne bwe bavudde mu Nyendo okwefuula abazze okuziika Fr. Tamale e Bukalasa.
     Wabula abakungubazi abaabadde beewogomye akasana be baamulabuukiridde ng'aliko mmotoka z'aggulawo n'abaako by'aziggyamu ate n'adda ku ndala kwe kutemya ku bannaabwe amufumbiikirizza.
    Bino bibaddewo mu kaseera ng'Omusumba we Masaka Serverus Jjumba ng'ayigiriza mu kusabira omwoyo gwa Fr. Tamale.
     Abakungubazi baamukakkanyeeko ne bamukuba emiggo n'agayinja ne yeekalambaza ng'afudde okutuusa bwe baamutaasizza.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...