TOP
  • Home
  • News
  • Abantu 40 basimattuse okufiira mu kabenje ku lw'e Masaka, biibino ebifaananyi

Abantu 40 basimattuse okufiira mu kabenje ku lw'e Masaka, biibino ebifaananyi

Added 25th April 2021

Abantu 40 basimattuse okufiira mu kabenje ku lw'e Masaka, bbaasi ya kkampuni ya Highway Coaches nnamba UAU 966F ebadde eva e Kampala okudda e Kanungu bw'etomedde mmotoka y'omusenyu, abasaabaze abagibaddemu ne bafuna ebisago.

Akabenje kano kagudde Maya  bw'ebadde ekkirira akaserengeto n'etomera mmotoka y'Abachina ebadde eyingira oluguudo okukkakkana ng' abasaabaze abasoba 40 bafunye ebisago era ababadde batudde mu maaso babatemyemu butemi.

Akabenje Ku Lw'e Bbaas I  Bbaasi Eyabadde Mu Kabenje

Akabenje Ku Lw'e Masaka   Abamu Ku Baabadde Mu Bbaasi.

Akabenje Ku Lw'e Masaka  Ono Ng'akebera Ekipapagalo Kya Bbaasi.

Akabenje Ku Lw'e Masaka  Omu Ku Basimattuse.

Akabenje Ku Lw'e Masaka  Bbaasi Yabadde Mu Kabenje Nga Bw'efaanana.

Akabenje Ku Lw'e Masaka  Abasaabaze Abaabadde Mu Bbaasi Nga Bakonkomadde.

Akabenje Ku Lw'e Masaka  Omu Ku Basimattuse Ng'aliko Ekiwundu

Poliisi y'ebidduka ey'e Nsangi etuuse mu kifo kino kyokka esanze mmotoka y'omusenyu ekika kya Sino Truck evuddeko akabenje kano okwekeddwa .

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...