TOP
  • Home
  • News
  • Bayimbye ennyimba z'Amazuukira

Bayimbye ennyimba z'Amazuukira

Added 26th April 2021

Kkwaaya y'Omutuukirivu Yowana Batisita ng'eyimba mu Lutikko e Lubaga.

Kkwaaya y'Omutuukirivu Yowana Batisita ng'eyimba mu Lutikko e Lubaga.

Abakristu bakungaanye mu bungi mu Lutikko e Lubaga okuwuliriza ennyimba ez'Amazuukira ga Mukama waffe Yezu Kristu. Ennyimba zino ziyimbiddwa kkwaaya y'Omutuukirivu Yowana Batisita

Omukolo guno gwetabiddwaako Fr. Anthony Musaala ne bafaaza abalala nga kw'ossa n'Ababiikira eb'enjawulo.

Mu Bakristu abalala abeetabye mu kuwuliriza ennyimba zino kuliko;  eyali Pulezidenti wa DP, Dr. Paul Kawanga Ssemwogerere n'omubaka omulonde owa Lubaga South Aloysius Mukasa n'Abakristu abalala.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...