TOP
  • Home
  • News
  • Abatuuze b'e Ganda mu Town kkanso bakoze bulungibwansi

Abatuuze b'e Ganda mu Town kkanso bakoze bulungibwansi

Added 26th April 2021

Abatuuze nga balongoosa.

Abatuuze nga balongoosa.

MU KAWEEFUBE w'okukola bulungibwansi, Ssaabasajja Kabaka gw'akubiriza Bannayuganda okwettanira, abakulembeze b'e Ganda mu Town kkanso y'e Wakiso Mumyuka bayonjeza ekitundu kyabwe nga bagogola emyala ssaako n'okwera enguudo, amalwaliro n'obutale.

Bano nga bakulembeddwa meeya wa Wakiso TC,  Mwanje Ssemujju beegattiddwaako aba Mengo Youth Dev't Link abaabawadde ebitiiyo, enjeyo kw'ossa n'ekimotoka ekiyoola kasasaliro ne bayonja ekitundu wakati mu mu nkuba ebadde efuuyirira.

Kkansala w'ekitundu omulonde,  Abu Batuusa akubiriza abantu okufuna nga webateeka kasasiro naddala mu bukutiya bakomye okumumansamansa kubanga kino kibaleetera endwadde eziva ku bucaafu.

Oluvannyuma badduukiridde abakyala n'abaana ab'obuwala mu kitundu kino n'ebikozesebwa mu nsonga z'ekikyala kwossa n'emmere wamu n'engoye.

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...