TOP
  • Home
  • News
  • Sheebah Kasami eyali muninkini wa Jack pemba ategese emisono

Sheebah Kasami eyali muninkini wa Jack pemba ategese emisono

Added 26th April 2021

+Sheebah Kasami eyategese emisono ng' anyumirwa ne banne.

+Sheebah Kasami eyategese emisono ng' anyumirwa ne banne.

SHEEBAH Kasami eyaliko ‘muninkin'i wa Jack Pemba ategese emisono,  egiggyeko abantu situleesi bwe babadde baggulawo wooteeri ya Hive Hotel e Buziga. 

Omukolo guno gwasombodde abanene okwabadde Paasita Namutebi, Elvis Ssekyanzi owa Silk Events wamu n'abalala bangi.

+abamu Ku Baayolesezza

+abagenyi Nga Banyumirwa

+abantu Nga Babinuka

+emu Ku Mbooko Ezaayolesezza

+bbandi Ng'ekuba Emiziki

+paasita Namutebi Ng'ayogera

Wabaddewo Jazz Band okusanyusa abantu nga bwe balaga emisono. Ebyokunywa n'okulya byabadde bingi ku mukolo era buli omu yabaddewo musanyu abasinga babadde tebaagala kugenda wabula nga balina okweyuna obudde bwa kafyu

 

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...