TOP

KCCA egobye kkampuni y'enguudo ekola 'gadibengalye'

Added 25th February 2013

AKULIRA ebyenguudo mu Kampala atabukidde kkampuni ezikola 'kanaggweeramu eyo' n'endala eziremereddwa ddala okutandika okukola enguudo ezaaziweebwa.

Bya HANNINGTON NKALUBO

AKULIRA ebyenguudo mu Kampala atabukidde kkampuni ezikola 'kanaggweeramu eyo' n'endala eziremereddwa ddala okutandika okukola enguudo ezaaziweebwa.


Kkampuni ya Access Lines eyaweebwa enguudo ezenjawulo mu Nakawa y'esoose okugobwa lwa butakola ngwa bwe bakkaanya mu ttenda yaayo.

"Tuwandiikidde olukiiko olwekenneenya engaba y'emirimu obutaddamu kugiwa mulimu gwonna," Peter Kauju, omwogezi wa KCCA bwe yagambye n'alabula n'endala ezitakola bulungi ate n'asiima Abubaker Technical Services, ekoze obulungi e Nsambya ne Neat Construction mu Kisenyi.

Yagambye nti kkampuni ya Omega ekola omwala oguva ku Kampala Road okukkirira ku Shoprite ekoze bulungi era saabasuubuzi tebagenda kuddamu kukosebwa Mazzi.

KCCA egobye kkampuni y''enguudo ekola ''gadibengalye''

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...