TOP

Akubye omusawo abadde asawula mukazi we

Added 23rd February 2014

OMUSAWO w’ekinnansi atuuyanye nga owabodaboda amubanja mukyalawe. Ismail Ssemakula omutuuze w’e Kawempe ng’akola gwa kutunda ddagala lya kinnansi n’okusawula akiguddeko owabodaboda bw’azze n’amusaba mukaziwe gw’abadde aludde ng’asawula nga bba tamanyi, okukkakkana ng’eng’uumi enyoose.OMUSAWO w’ekinnansi atuuyanye nga owabodaboda amubanja mukyalawe. Ismail Ssemakula omutuuze w’e Kawempe ng’akola gwa kutunda ddagala lya kinnansi n’okusawula akiguddeko owabodaboda bw’azze n’amusaba mukaziwe gw’abadde aludde ng’asawula nga bba tamanyi, okukkakkana ng’eng’uumi enyoose.

Abatuuze baategeezezza nti Ssemakula aludde ng’ajjanjaba mukyala w’omuvuzi wa bodaboda nga mu kaseera ako yabaddewo mu kabanda w’asawulira.

Oluvannyuma owabodaboda yasimbudde pikipiki ye n’abulawo nga n’omukyala tamuggyeeyo.

Akubye omusawo abadde asawula mukazi we

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...

Nunda yeesize Katonda ku ky...

JACKSON Nunda olukutudde ddiiru ne URA FC n’asuubiza okuddamu okwaka nga bwe yali nga tannafuna buvune mu KCCA...

Golola

Golola alidde ogwa Tooro Un...

OMUTENDESI Edward Golola olumuwadde omulimu gwa Tooro United FC n’akomyawo banne bwe baawangula ekikopo ky’Essaza...

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...