TOP

Meeya Balimwezo alabudde abasajja

Added 11th March 2019

MEEYA wa munisipaali y’e Nakawa, Ronald Balimwezo alabudde abasajja abavvoola ekitiibwa ky’abakyala nga babakozesa okwesanyusa naddala mu bbaala.

 Meeya Balimwezo

Meeya Balimwezo

Yabyogeredde ku mukolo ogwategekeddwa ab'ekitongole kya Plan International nga bakuza olunaku lw'abakyala e Kitintale.

Yategeezezza nti abasajja bangi basudde obuvunaanyizibwa nga kati bettanira beetingi, okunywa walagi n'okukozesa abawala abato mu bbaala ekivaamu kubasiiga ndwadde.

Patrick Ssebbowa akulira pulogulaamu y'abavubuka mu kitongole kino yategeezezza nti bayita mu pulogulaamu nga zino okulaga ensi nti abakyala nabo baamugaso era beetaaga okuyambibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mukyala Nsegumire nga yeetondera Mboize.

Aba NRM mu Kampala beeyuliz...

Olukiiko olwayitiddwa okutabaganya abeesimbyewo ku kkaadi y’ekibiina kya NRM mu Kampala Central n’abo baamegga...

Mwine Mukono

Mwine alina emisango mu kkooti

OMUBAKA wa munisipaali ya Mityana, Francis Zaake yaloopa DPC Mwine Mukono ne banne okuli RPC Kagarura n’abalala...

Mwine ng'ayogera eri abatuuze b'e Mityana abaali beekalakaasa.

Ebikolobero ebizze birondoo...

ABADDE aduumira Poliisi y’e Mityana, Alex Mwine Mukono eyaduumidde abaakubye ttiyaggaasi mu bannaddiini n’abeekika...

Ssentamu ng'asiiga langi ku ddame.

Bayize okukola ebitimbibwak...

HADIJAH Ssentamu akozesezza ekiseera ky’obulwadde bwa ssennyiga omukambwe okugatta obwongo n’abaako ky’ayiiya....

Ono oluggya yaluteekamu ebitebe abantu we bawummulira.

Engeri gy'osobola okukola s...

Oluggya bwe lusukka mu lumu ziba ziyitibwa empya era ebimu ku byafaayo byalwo mu Uganda lubadde lwakwewunda nga...