TOP

Aba KCCA baanirizza Town Clerk omuggya

Added 13th March 2019

ABAKOZI ba KCCA mu Kampala Central baanirizza Town Clerk omupya mu kusaba okwabadde ku kitebe kya munisipaali eno, ku William Street mu Kampala ku Lwokuna lwa wiiki ewedde.

 Rwakabaale (owookusatu ku kkono), omumyuka we Godfrey Mpyangu (amuddiridde ku kkono), Can. Kasirye n’abamu ku bakozi ba KCCA oluvannyuma lw’okusaba.

Rwakabaale (owookusatu ku kkono), omumyuka we Godfrey Mpyangu (amuddiridde ku kkono), Can. Kasirye n’abamu ku bakozi ba KCCA oluvannyuma lw’okusaba.

Baasonze ne 290,000/- okudduukirira Bp. Hannington Mutebi ali mu kujjanjabibwa ze baakwasizza Can. Erick Kasirye. Ono yabasiimye olw'omutima guno n'asaba n'abalala okumudduukirira.

Town Clerk, Geoffrey Rwakabaale yeeyamye okukolagana obulungi n'abakozi b'asanzeewo Bannakampala basobole okuganyulwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Achile (owookubiri ku kkono) ng’ayogera eri bannamawulire. Asooka ku kkono ye Kyomya ate owookubiri ku ddyo ye Mandera Nsubuga.

Aba NRM basabye poliisi obu...

ABAKULEMBEZE b'abavubuka mu kibiina kya NRM mu ggwanga bawanjagidde poliisi okukomya omuze ogw'okulemesanga Robert...

Bp. Lwanga mu kusabira omwoyo gw’omugenzi Nakaggwa. Mu ggomesi wakati ye Zziwa.

Bp. Lwanga avumiridde abeek...

SSAABASUMBA Dr. CyprianKizito Lwanga avumiridde abantu abeekalakaasa ekivaako okulumya abalala n'ategeeza nti balumya...

Bobi Wine ne Dan Magic mu ddwaaliro.

Omukuumi wa Bobi Wine ne Pu...

Pulezidenti w'ekibiina kya NUP alidde kkava ekintu ekibadde ng'esasi bwe kimuyise ku mutwe. Mu kiseera kino abadde...

Ivan Boogere

Yusuf Babu owa COBAP ng'atw...

Mu Afrika U20 Uganda 3-1 Kenya GGOOLO za Ivan Bogere (2) ne Kenneth Semakula zaayambye The Hippos okwesogga...

Yusuf Babu owa COBAP ng'atwalira Paul Kayondo (Lukanga) eng'uumi.

Liigi y'ebikonde ejulidde

EKIBIINA ekitwala omuzannyo gw'ebikonde mu ggwanga ekya Uganda Boxing Federation (UBF) kisazizzaamu liigi yaakyo....