TOP

Aba akeedi mu Kampala beesunga kuggulibwawo

Added 29th June 2020

Akeedi ezenjawulo mu Kampala zitandise okuteeka mu nkola ebiragiro ebyakkaanyizidwaako n'akakiiko akatondedwawo gavumenti n'ekigendererwa ky'okutangira ekirwadde kya COVID-19 mu bizimbe byabwe wamu nga bazzeemu okubaggulira okukola emirimu gyabwe.

Mu bimu ku byakkaanyizidwaako n'akakiiko kano mwabaddemu; okuteeka amazzi ne ssabuuni atta obuwuka mu miryango egiyingira ebizimbe byabwe, okuteekawo obuuma obupima ebbugumu, okulagira buli musuubuzi ne kasitoma we okwambala masiki nga bayingira mu akeedi zino, okwewa amabanga ga mmita 2 wamu n'obutasasuza kabuyonjo n'ebiyigo ebisangibwa ku bizimbe byabwe. 

Era byabadde mu nsisinkano abakungu b'akakiiko kano okwabadde; RCC wa Kampala; Faridah Mayanja(eyalukubirizza), Sudhir Ruparelia ne Hamis Kiggundu (abakiikiridde abagagga), Dr. Monica Musenero ne Dr. Daniel Okello(abakiikiridde abeebyobulamu), Julius Kasirye ne Abdul Kasule(abakiikiridde minisitule y'ebyobusuubuzi), SSP Kituuma Rushoke ne SP Rashid Doka(abakiikiridde abeebyokwerinda) wamu n'abakulembeze b'ebibiina by'abasuubuzi okwabade; Hussein Kato ne Muzamir Kwebiha(aba KAAFO), Edward Ntale(owa KATA) ne Thadius Musoke (eyakiikiridde KACITA) nga lwayindidde ku ofiisi za Kattikiro wa Uganda ku Ssande emisana.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NEZIKOOKOLIMA

▶️ Abaana abakoze ebibuuzo ...

▶️  NEZIKOOKOLIMA: Abaana abakoze ebibuuzo ebyakamalirizo musigale nga mukyali baana awaka.  

Ssempijja ng'asomesa abalimi.

Okugattika ebirime kye kiku...

MINISITA w'obulimi obulunzi n'obuvubi, Vincent Ssempijja asinzidde mu disitulikiti y'e Bukomansimbi n'ategeeza...

Abakristaayo lwe basabira wabweru ku Ssande.

Obulabirizi bw'e Namirembe ...

OBULABIRIZI bw'e Namirembe buyingidde mu nkaayana z'ettaka ly'ekkanisa e Kyanja n'ebugumya Abakristaayo  okusigala...

Jonathan McKinstry (wakati) ng'abuulirira Khalid Aucho (ku kkono) ne Mike Azira (ku ddyo).

Micheal Azira naye annyuse ...

MICHEAL Azira agucangira mu kiraabu ya New Mexico United yeegasse ku bassita ba Cranes babiri abakannyuka omupiira...

Nyombi ng'alaga olubuto mw'afulumira.

Afulumira mu kapiira alaajanye

OMUVUBUKA ow'emyaka 32 alaajana oluvannyuma ly'okumulongoosa ekyenda n'atawona nga kati yeetaaga obukadde butaano...